UNBS ekutte 4 ku kutunda langi enjiingirire

Mu kaweefube ow'okumalawo ebintu ebijingirire ku katale, ab’ekitongole ky’omutindo mu ggwanga ki UNBS nga bali wamu ne Poliisi bakoze ekikwekweto okufuuza abatunda langi enjingirire era okukkakkana nga bana ku babadde bagitunda bakwatiddwa.

UNBS ekutte 4 ku kutunda langi enjiingirire
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Vidiyo #Kujingirire #Kukwata #UNBS #Kutunda #Langi #Kujingirira