Rt.Maj .Gen. Gregory Mugisha Muntu akwatidde ekibiina kya ANT bendera atandise okusaggula akalulu mu bitundu bya West Nile n'agumya abantu abawangaalira mu bitundu ebirimu Abanoonyi b'Obubudamo abangi nti bw'afuuka Pulezidenti gavumenti ye yakufuba okubawa obuweereza obulungi