Akayisanyo ka ssekukkulu mu kibuga keeyongedde! Ab’ebidduka bakaaba!
Akeetalo ka ssekukkulu ka maanyi mu kibuga Kampala ng’abantu beetegekera ssekukkulu. Wadde nga bangi abasuubuzi bategeezezza nti abaguzi batono ddala. Bo abavuzi b’ebidduka bagamba nti akalippagano kangi.
Akayisanyo ka ssekukkulu mu kibuga keeyongedde! Ab’ebidduka bakaaba!