Rtd. Major. Gen. Gregory Mugisha Muntu akwatidde ekibiina kya ANT bendera ku bwapulezidenti abunyisizza enjiri ya Ssekukkulu mu kusaggula akalulu e Lwengo n'e Lyantonde n'asaba abali mu bukulembeze n'abo bonna ababeegwanyiza okufuna essomo ery'enjawulo mu mazaalibwa g'omulokozi.