Poliisi ekutte abasajja 3 ku by'okusangibwa n'emmundu ku Hoima Regional Refferal Hospital
Ab’ebyokwerinda e Hoima baliko abasajja basatu abakwatiddwa mu kiro nga kigambibwa nti bano basangiddwa n’emmundu mu ddwaliro lya Hoima Regional Refferal Hospital. Mu kiseera kino poliisi ebakanye n’ogwokunoonyereza.
Poliisi ekutte abasajja 3 ku by'okusangibwa n'emmundu ku Hoima Regional Refferal Hospital