Abantu bajjumbidde okugula emijoozi mwe banaddukira ku mazaalibwa ga Kabaka
Abantu ab'enjawulo basiimye ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi olw'okubeera omusaale mu kulwanyisa akawuka ka mukenenya mu bantu be okulaba nga bakeewala. Bino babyogeredde mu kugula emijoozi gye banaddukiramu emisinde gy’amazaalibwa wiiki ejja
Abantu bajjumbidde okugula emijoozi mwe banaddukira ku mazaalibwa ga Kabaka