Vidiyo

Abakugu balabudde bannansi ku musujja gw'ensiri ne bategeeza nti gwabulabe nnyo!

Oluvannyuma lw’abayizi okufa olw’okulumbibwa omusujja gw’ensiri, abakugu baanukudde ebibuuzo ebingi mu mitima gya bannansi. Bakunze abantu obutagayaalirira musujja gwa nsiri ate baddukire mu basawo abakugu kuba gusobola okuba ogw’obulabe.

Abakugu balabudde bannansi ku musujja gw'ensiri ne bategeeza nti gwabulabe nnyo!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
BayizI
Kufa
Masomero
Kitalo
Kika
Malaria
Chris Baryomunsi
Palamenti
Bufuzi
Musujja gwa nsiri