Gavumenti ekifudde kyabuwaze abantu okukola bulungibwansi mu bitundu mwe bawangaalira
Gavumenti entongozza enteekateeka y’enkola ya bulungibwansi ow’obuwaze bannayuganda mwe banaayitanga okuyonja ebitundu byabwe mu buli Lwamukaaga olusemba mu mwezi. Bino bibakakasiddwa ssaabaminisita Robinah Nabbanja ku ofiisi ye mu Kampala.
Gavumenti ekifudde kyabuwaze abantu okukola bulungibwansi mu bitundu mwe bawangaalira