Ebifaananyi

Uganda yaakufuna amafuta agasooka omwaka guno nga tegunnaggwako!

Mu kaweefube w’okukakasa nti eggwanga liddukanya bulungi enteekateeka z’okusima amafuta obutalinnyirira ddembe ly’abantu n’okulaba nti bannayuganda bonna bagafunamu kyenkanyi, abakwatibwako bonna bategese omusomo gw’abalamuzi ku by’amafuta ogubadde ku kkooti ensukkulumu wano mu Kampala. 

Uganda yaakufuna amafuta agasooka omwaka guno nga tegunnaggwako!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Mafuta
Uganda UNOV
UNOC
Balamuzi
Justice Mike Chibita
Ssaabalamuzi Flavian Zeija