Abooluganda be balumbye ne babasaayira emmere olw'enkaayana z'ettaka basattira
Waliwo ffamire e Busaabala eri ku bunkenke olw'ekibinja ky'abeeyita abaffamire be balumiriza okuva e Kyaggwe n'e Masaka abaalumbye amaka gaabwe e Busaabala ne babasaayira emmere n'ebintu ebirala ebiri ku kibanja kino nga tebabeebuuzizzaako!
Abooluganda be balumbye ne babasaayira emmere olw'enkaayana z'ettaka basattira