Akakiiko akalwanyisa enguzi kakutte omukungu mu ofiisi y’ebyettaka e Masaka lwa kujingirira byapa n'okwenyigira mu kibbattaka
Colbert Ziwa Tamale y'akwatiddwa ku bigambibwa nti yajingirira ebyapa ebisoba mu 265 omuli n'ettaka ly'eyaliko omumyuka w'omukulembeze Edward Ssekandi ssaako erya Gavumenti
Akakiiko akalwanyisa enguzi kakutte omukungu mu ofiisi y’ebyettaka e Masaka lwa kujingirira byapa n'okwenyigira mu kibbattaka