Amawulire

Bukedde Lwakuna yatuuse dda mu katale

BINO BYE BIKULU MU BUKEDDE W’OLWOKUNA: Ebizuuse ku batemu abaakubye Gen. Katumba amasasi; ssaako engeri gy’asimattuse okuttibwa emirundi etaano.

Bukedde Lwakuna yatuuse dda mu katale
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Nga tujaguza abajulizi tukuleetedde ab’enkizo abakutaasa mu mbeera ekunyiga.

Mulimu ebisomesebwa abayizi ba P4 ne P5 ebinaayamba omuyizi wo okusigala ng’ali ku mulamwa.

Tosubwa Jjajja w’abaana n’eddagala lye erivumula endwadde ez’enjawulo.

Mu Byemizannyo Mayanja akubye ttooci mu gwa KCCA ne Express; ssaako ddiiru eyatengudde Ancelotti okudda mu Real Madrid.