Bya Godfrey Kigobero
Omugagga Christopher Lubega abadde nnyini bizimbe bya Seruwale ku kategula e Najjanankumbi mu Kampala era nga y'omu ku babadde batuusa kuno engatto za kanvasi n'ebyuma bya Disco, yaziikiddwa e Buwunga Masaka eggulo.
Co 2(4)
Yalaama ku muziika mu nnyumba era entaana ye yazimbiddwako ennyumba.
Yafiira mu ddwaaliro e Nairobi wiiki nga bbiri eziyise ekirwadde kya COVID19
Co 6(1)