Empaka za Nnalulungi w'ebyobulambuzi mu Buganda 2021 zitinta ku Bulange e Mmengo
Sep 05, 2021
OMUMBEJJA Joan Nassolo atuuse wano e Bulange-Mmengo okukuliramu empaka za Nnalulungi w'ebyobulambuzi mu Buganda 2021.

NewVision Reporter
@NewVision
Abawala 10 be bali mu kuvuganya mu mpaka zino nga ku bano kuliko Cathy Lizzie Kayaga okuva e Busiro nga yeddira Ndiga, Lauryn Nannono okuva e Bulemeezi nga yeddira Ngo n'abalala
Ebimu ku biri mu Bulange tubikuuleetedde mu bifaananyi
Omumbejja Nassolo ng'alinze okusala empaka
Abamu ku bawala abali mu lwokaano nga banyeeya ku galibaenjole
Abamu ku bawala abali mu lwokaano
Abamu ku bantu abali e Bulange ku by'empaka zino
Abamu ku bakungu abaliyo
Related Articles
No Comment