Alupo atenderezza emirimu gya Bakka Male abadde heedimaasita w'e Buddo
Nov 12, 2021
Omumyuka wa Pulezidenti, Rtd Jesca Alupo atenderezza emirimu egikoleddwa omugenzi Patrick Bakka Male eri eby'enjigiriza.

NewVision Reporter
@NewVision
Omumyuka wa Pulezidenti, Rtd Jesca Alupo atenderezza emirimu egikoleddwa omugenzi Patrick Bakka Male eri eby'enjigiriza.
Yagambye nti yategeera Bakka Male ng'akyali mu minisitule yebyenjigiriza ne bafuuka bamukwano, nti era babadde bamulinamu nnyo essuubi nga gavumenti okugatta ebirowoozo bye ebirungi eri eggwanga, ategeezezza nti omugenzi yamuyamba nnyo okumuwa ebirowoozo ku ngeri y'okwang'angamu ebizibu by'abasomesa mu kiseera we beekalakaasizza ennyo by'agambye nti, byamuyamba nnyo era okuva olwo yamufuula mukwano gwe, nga yamwawula mu bakulu b'amasomero abalala olw'ebirowoozo bye ebirungi.
974ae696 7511 4570 Ba06 70ec6019c015
Nnamwandu Bakka ng'ayogera ku bba
Ed78c7e3 D653 46de Ba68 Ded664256033
Bamulekwa ba Bakka nga boogera ku kitaabwe
0d533731 01d3 4142 B523 63380e75b0b0
0a7a5e51 Cf88 43bc A561 F98fd322d589
966c4aa7 8e8f 4118 B7cc 5bcffd87ca6b
9c9a94dd C32f 4b6a B8e6 3b5e4c1ac198
No Comment