Login
Login to access premium content
Omuko Ogusooka
Amawulire
Media
Supplements
Tenders
Podcasts
E-PAPER
JOBS
HARVEST MONEY
Notices
Kibuyaga asudde ekipande ne kigwiira emmotoka
Kibuyaga abadde mu nkuba eyafudembye ku Lwokubiri emisana yasudde ekipande ekyagwiridde mmotoka ssatu e Namasuba ku Bata-Bata ku luguudo lw'e Ntebe.
Ekipande ekigwiiridde emmotoka
By Samuel Balagadde
Journalists
@New Vision
Bikkula Gallale (1 photo)
Kibuyaga abadde mu nkuba eyafudembye ku Lwokubiri emisana yasudde ekipande ekyagwiridde mmotoka ssatu e Namasuba ku Bata-Bata ku luguudo lw'e Ntebe.
Mu kugwa ekipande ekya kkampuni ya Allied Media kyayonoonye omudumu gw'amazzi ga National Water omunene embeera n'eyongera okusajjuka.
Mukoka naye yakuluggusissa boodabooda ezaabadde zisimbye ku makubo ssaako n'emmotoka okubbira mu.mazzi.
Salongo Musije ssentebe wa Lufuka Bunamwaya mu munisipaali ya Makindye Ssabagabo mu Wakiso yagambye nti emyala gya Lufuka egitagogolwa gye gimu ku biviiriddeko amazzi obutatambula ne gagoya ekitundu buli nkuba bw'etonnya
Emboozi Ezifanagana
Amawulire
Abavuganya ku kya CEC baagala NRM ekyuse mu ssemateeka
Amawulire
Ab'e Kalungu bafunye enzizi ez'omulembe
Amawulire
Poliisi y'ebidduka erangiridde ebikwekweto okutandika nga 4 Aug
Amawulire
Maulaana ayogedde kyazzaako singa baba bamummye card
Amawulire
Okulima kkooko mu ngeri ey'ekikugu
Amawulire
Abaana babiri bafiiridde mu muliro e Kawempe