Amawulire

Basereebu n'abaagalwa baabwe bambadde ne batonnya mmooli mu mpaka z'emisono

BASEREEBU n'abaagalwa baabwe boolesezza emisono ku mukolo gwa Abryans Style and Fshion Awards 2022 ku Serena ku Lwokutaano.

Basereebu n'abaagalwa baabwe bambadde ne batonnya mmooli mu mpaka z'emisono
By: Ignatius Kamya, Journalists @New Vision
ASFAS gibaako kye bayita 'Red Carpet' ng'omuntu atambudde n'owuwe era tukuleetedde abamu kuba sereebu ababaddeyo n'abagalwa baabwe.
 
Gwe ku bano okuli; Zari ne Shakib, Sheilah Gashumba ne Rickman, Eleanor ne Mathew Nabwiso kwossa GNL Zamba ne mukyala we ani yasinze okwambalira n'anyuma??
 
Sheila Gashumba Ne Munne Rickman Ku Asfas

Sheila Gashumba Ne Munne Rickman Ku Asfas

Banabwiso Bwe bati Bwe baayambadde

Banabwiso Bwe bati Bwe baayambadde

GNL Zamba N'omuntu We Baalabise Bwe bati

GNL Zamba N'omuntu We Baalabise Bwe bati

Zari N'omuntu We Shakib Baayingidewo Bwe bati

Zari N'omuntu We Shakib Baayingidewo Bwe bati