Amawulire

Aba Royal Giant High School Mityana bayitidde waggulu ebya S.4

Aba S.4 okuva mu Royal Giant High School Mityana bayitidde waggulu ebya U.C.E.

Aba Royal Giant High School Mityana bayitidde waggulu ebya S.4
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Bya Khasifah Naava

Abayizi 43 baayitidde mu ddala erisooka ate 49 baayitidde mu ddala lyakubiri .

Essomero lino lisangibwa Mityana Wabigaalo nga lya bawala n'abalenzi.

Dayirekita w'essomero lino Benon Ntambi yeebazizza nnyo abazadde abaweerera abaana saako n'abasomesa be abasomesa obutaweera era n'asaba abazadde okubongera abaana.

Nakakaawa Victoria Eyafunye Obubonero 8

Nakakaawa Victoria Eyafunye Obubonero 8

Kaswa Kevin Paul Yafunye 9 

Kaswa Kevin Paul Yafunye 9 

Ssensaano Ronald Naye Yafunye 9

Ssensaano Ronald Naye Yafunye 9