Amawulire

Nnaalinya Nabaloga agguddewo omwaka 2024 mu Lubiri e Mmengo, Ssemakokiro n'awuubira ku bantu ne bafa essanyu

Nnaalinya Nabaloga akiikiridde Kabaka Muwenda Mutebi okuggulawo omwaka 2024 mu Nkuuka Toobongota etegekebwa Radio ya CBS mu Lubiri e Mmengo. 

Nnaalinya ng'aggulawo omwaka. Ku kkono ye Katikkiro wa Uganda.
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Bya Daphine Semakula

Nnaalinya Nabaloga akiikiridde Kabaka Muwenda Mutebi okuggulawo omwaka 2024 mu Nkuuka Tobongoota etegekebwa Radio ya CBS mu Lubiri e Mmengo.

Nnaalinya Nabaloga Ng'aggulawo Omwaka.

Nnaalinya Nabaloga Ng'aggulawo Omwaka.

Omulangira Ssemakokiro Ng'awuubira Ku Bantu

Omulangira Ssemakokiro Ng'awuubira Ku Bantu

Omulangira Ssemakokiro Ne Munne

Omulangira Ssemakokiro Ne Munne

Omukolo gwetabiddwaako Katikkiro wa Buganda, Omulangira David Wasajja abaana n’engoma omuli ne Richard Ssemakokiro, Omulangira Crispin Jjunju n’abalala bangi.

Abayimbi ab’enjawulo omuli: Matthias Walukagga, Irene Namatovu ne bba Geoffrey Lutaaya, Chris Evans, Omusiime Pallaso, Gerald Kiweewa, Eddy Yawe, Chosen Becky, King Saha n’abalala.

Tags:
Nnaalinya Nabaloga
agguddewo
omwaka