Amawulire

Abaagobeddwa mu Lubigi Haji Hassan Bulwadda abawadde ettaka e Mityana

Omugagga Hajji Hassan Bulwadda owa Bulwadda Estate adduukiridde abantu abasoba mu 10,000. ekitongole kya Nema bekyakoneera amayumba mu lutobaazi lwe Nansana.

Haji Hassan Bulwadda ng'ali n'abantu abaagobeddwa mu lubigi
By: Mutebi Joseph, Journalists @New Vision

Omugagga Hajji Hassan Bulwadda owa Bulwadda Estate adduukiridde abantu abasoba mu 10,000. ekitongole kya Nema bekyakoneera amayumba mu lutobaazi lwe Nansana.

Abantu nga bali ne Hassan Bulwadda mu Lubigi

Abantu nga bali ne Hassan Bulwadda mu Lubigi

' Ffena tuli bannayuganda abamannyi obulumi bw'okusula ebweru ye nsonga lwaki nsazeewo akatono kenina nnange mbalwattireko ne mbawa ku ttaka lyange yiika ttaano  e Busunju mu Mityana basobole okufuna weebakumira obulamu bwabwe.

Haji Hassana Bulwadda ng'ali ku ttaka okwagobeddwa abantu mu lubigi

Haji Hassana Bulwadda ng'ali ku ttaka okwagobeddwa abantu mu lubigi

Hajji Bulwadda yasoose kugenda mu kifo webakonera abantu n'abasisinkana ne RDC we Nansana Ali Nsubuga ne batema empenda bwe bagenda okubasengula