Katikkiro Mayiga asisinkanye ab’ekitongole ky’emmwaanyi n’abasaba abalimi baazo. Mujjumbire okuwandiisibwa
Sep 07, 2024
Katikkiro Charles Peter Mayiga asabye abalimi b’emmwaanyi mu Buganda okwewandiisa ne kitongole e ekivunanyizibwa ku Mutindo ggwe Mwanyi mu ggwanga ki Uganda Coffee Development Authority kisobole okumanya omuwendo gwaabwe omutuufu kibayambeko nokubateekateeka obulungi basobole okutambulira ku mateeka amapya agaleeteddwa okulungamya ku mmwaanyi

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment