Ensujju azongeddeko omutindo

Mar 19, 2025

AGAMU ku makubo mw’oyinza okufuna ssente eziwera mu birime kwe kubyongerakoomutindo.

NewVision Reporter
@NewVision

AGAMU ku makubo mw’oyinza okufuna ssente eziwera mu birime kwe kubyongerako
omutindo.
Shamim Nakate ow’e Namusera mu disitulikiti y’e Wakiso okwongera omutindo
ku nsujju kumuyambye okufuna ssente eziwera. Ensujju azikaza n’ebiryo
n’abikolamu ensaano gye batabula mu buwunga bw’obuugi oba okugitabula mu mazzi agookya n’onywa.
Yakizuula nti ensujju egulwa ku bbeeyi ya wansi wabula bw’ogyongerako omutindo osobola okugifunamu ssente eziwera. Nakate ezimu ku nsujju azeerimira, endala n’azigula ku balimi wakati wa 500/- ne 2,000/- okusinziira ku kika n’obunene. Ensujju ezitali nnongooseemu zimukolera bulungi kubanga tezoonooneka mangu ate zibeeramu ebiryo ebiwera. Yafuna ekyuma

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});