Omukama Ruhanga Owobusobozi Bisaka awabudde abagezaako okutabula eddembe eryaleetebwa Gavumenti ya NRM

Mar 27, 2025

AKULIRA enzikiriza y' Obumu Omukama Ruhanga Owobusobozi Bisaka asabye bannayuganda okwewala  okulya mu bannaabwe enkwe naddala nga baweebwa ssente okutabangula emirembe egyaletebwa gavumeti ya pulezudeti Museveni. 

NewVision Reporter
@NewVision

AKULIRA enzikiriza y' Obumu Omukama Ruhanga Owobusobozi Bisaka asabye bannayuganda okwewala  okulya mu bannaabwe enkwe naddala nga baweebwa ssente okutabangula emirembe egyaletebwa gavumeti ya pulezudeti Museveni.

Omukama Ruhanga Owobusobozi Bisaka ng'akulembeddemu abagoberezi

Omukama Ruhanga Owobusobozi Bisaka ng'akulembeddemu abagoberezi

Bisaka okwogera bino abadde ku kyalo  Kabyamirwe mu ggombolola ye Bufunjo mu disitulikiti ye Kyejonjo ku mukolo ogwategekeddwa ab'enzikiriza y' Obumu.

Abagoberezi ba Omukama Ruhanga Owobusobozi Bisaka nga bali munnyiriri

Abagoberezi ba Omukama Ruhanga Owobusobozi Bisaka nga bali munnyiriri

Yagambye nti abantu mu kifo ky'okudda mu bikolwa ebitabangula emirembe, basanye bakole pulojekiti ezikulaakulanya kibayambe okweggya mubwavu.
Ku mukolo guno,  ab'enzikiriza y' Obumu baayingizza abantu 257 ate abalala 357 ne baweebwa obuvunanyizibwa 
Related Articles

No Comment

(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});