Bukedde TV 1 yeenywerezza ku ntikko mu TV zonna mu Uganda,
Mar 30, 2025
Akulira Vision Group Don Innocent Wanyama asiimye abantu bonna abatambudde ne Bukedde TV 1 emyaka 16 ng’aweereza bannayunda. Abyogeredde mu kujaguza okubadde ku Kitebe kyaffe wano mu Kampala oluvannyuma lw’okunoonyereza okupya okusembyeyo okulaga nti Bukedde TV 1 ekyenyweerezza ku ntikko mu TV zonna mu Uganda

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment