Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu ayogedde ku by'obufuzi ebitaalimu kanyoolagano

Apr 20, 2025

SSABALABIRIZI w'ekkanisa ya Uganda Dr Stephen Kazimba Mugalu alaze obwetaavu bw'eggwanga okubeera n'ebyobufuzi ebitalimu kanyolagano nti yengeri yokka bannansi gyebagya okweyagalira mu ggwanga lyabwe ssaako n'obutatya kwenyigira mu by'okulonda.

NewVision Reporter
@NewVision
SSABALABIRIZI w'ekkanisa ya Uganda Dr Stephen Kazimba Mugalu alaze obwetaavu bw'eggwanga okubeera n'ebyobufuzi ebitalimu kanyolagano nti yengeri yokka bannansi gyebagya okweyagalira mu ggwanga lyabwe ssaako n'obutatya kwenyigira mu by'okulonda.
 
Era yasabye n'abakulira akakiiko k'ebyokulonda mu ggwanga okutereeza obulungi enkalala z'abalonzi okuggyamu abantu abaffa bonna .
 
'" Tetwagala bafu ate kukomawo kwenyigira mukalulu ,tusaba bagyiibwe mu nkalala z'abalonzi" Kazimba bweyasabye .
 
Okwogera bino yabadde akulembeddemu okusaba kwa ppaasika ku kkanisa ya All Saints Cathedral e Nakasero nga eno abakkiriza beeyiye mu bungi okutendereza omutonzi .
 
Related Articles

No Comment

(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});