Barbi Jay azzeeyo ku kyeyo

May 14, 2025

JULIUS Buyinza amanyiddwa nga Barbi Jay ye yayimba akayimba aka Sumbusa, Chocolate Girl n’endala ezaamuwanika. Agaliwo galaga nti ‘Kyadondo’ agiggyeeko engalo aligiddira olulala era yagenze Norway kuyiiya

NewVision Reporter
@NewVision

JULIUS Buyinza amanyiddwa nga Barbi Jay ye yayimba akayimba aka Sumbusa, Chocolate Girl n’endala ezaamuwanika.

Agaliwo galaga nti ‘Kyadondo’ agiggyeeko engalo aligiddira olulala era yagenze Norway kuyiiya. Barbi Jay ono, abamu baali balowooza nti alina oluganda ku muyimbi Aziz Azion olw’okufaanagana amaaso ne sitayiro y’enviiri.

Yali yeekazaako erya ‘nsolo nkambwe’ era nga yakola sityudiyo ne kkampuni ekola ebizigo. Yagendako ebweru n’adda kyokka era ebintu bigaanyi okutambula nga bwe yali abibaze nga yakola ekivvulu abantu ne batakigendamu. Yazzeeyo ku kyeyo.

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});