Engabana etabudde ababbi b’enkoko omu n’alonkoma mukama waabwe Babbye ezisoba mu 800
May 18, 2025
Ababbi bakubye ekituli mu kikomera ne baggulra ekiyumba ky’enkoko ne babba ezisobye mu 900.Bino bibadde ku kyalo Lwanyonyi ekisangibwa mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono.Kyokka poliisi ekutteko omu n’annyonnyola engeri gyebasimamu ekituli kino okuyingira munda.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment