Paul Tandeka alangiriddwa okuvuganya ku kifo kya ssentebe we Nakaseke

Paul Tandeka alangiriddwa okuvuganya ku kifo kya ssentebe we Nakaseke 

Paul Tandeka alangiriddwa okuvuganya ku kifo kya ssentebe we Nakaseke
By Kanyike Samuel
Journalists @New Vision
AKULIRA eby'okulonda mu kibiina kya NRM mu disitulikiti ya Nakaseke Paul Tandeka alangiridde Ignatius Kkoomu Kiwanuka okukwatira NRM bendera ku bwa ssentebe wa disitulikiti ya Nakaseke.
 
Kkoomu awangudde abantu babiri b'abaddebavuganya nabo ng'afunye obululu 28,334 bye bitundu 58.9 ku kikumi.
 
Addiriddwa Tadeo Wasswa Ziritwawula afunye 16,826 nga bye bitundu 35.0 ku kikumi ssonga Charles Mwebaza Munwa avuddeyo n'obululu 2,935 ebitundu 6.1 ku kikumi.
 
Kkoomu agenda kubbinkana n'ebibiina ebirala mu kalulu ka bonna mu 2026 nga bwayitamu ajja kuba afuga  kisanja kya kutaano