Sauda Madada yoomu ku bantu abasunsuddwa ku kitebe ky'akakiiko k'ebyokulonda okuvuganya ku kifo kya Kansala wa Kampala ku lukiiko lwa KCCA.
Mungeri yeemu ne Asimwe Robert okuva mu Nakawa II nga naye ayagala bwa Lord kansala.