Omubaka w'eggwanga lya Napel mu Uganda ajaguzza olunaku lwa ssemateeka waabwe

Omubaka wa Napel mu Uganda Dr Sudhir Ruparelia bajaguzza olunaku lwa ssemateeka lw'eggwanga lino mungeri ey'enjawulo mu Uganda  

Dr Sudhir ng'asala Cake
By Joseph Mutebi
Journalists @New Vision

OMUBAKA wa Napel mu Uganda Dr Sudhir Ruparelia bajaguzza olunaku lwa ssemateeka w'eggwanga lino mungeri ey'enjawulo mu Uganda

Sudhir ng'asala cake

Sudhir ng'asala cake

Bino by'ebikujjuko  eby'omulundi 10 bukyanga bakola ssemateeka w'eggwanga lya Napel mu mwaka gwa 2015 eyatondawo enfuga ya Federal.

Dr Sudhir ng'agabula abantu cake

Dr Sudhir ng'agabula abantu cake

Omukolo omukulu gw'abadde ku kitebe kya Napel mu Uganda  ku kizimbe kya Crane Chambers mu kampala