Enkuba etaataaganyizza emikolo gy'okuziika muwala w'eyali Katikkiro wa Buganda, Lydia Babirye Ssengendo, eyawambiddwa n'attibwa abatemu ku Lwokusatu lwa wiiki ewedde.
Wasoseewo ekitambiro kya Mmisa ekulembeddwamu Faaza....e Bakka mu ggombolola y'e Mmende mu disitulikiti y'e Wakiso.

JB Walusimbi wakati ng'ali n'abakungubazi abalala

Abakungubazi nga bali mu nkuba mu kuziika e Mende mu Wakiso

Ebimu ku bimuli ebiteekeddwa ku mugenzi

Bamulekwa b'omugenzi nga boogera eri abakungubazi

Okusabira omwoyo gw'omugenzi