Poliisi y'e Nama e Mukono, etubidde n'omukazi kiggala ate nga tayogera wamu n'abaana babiri okuli ow'emyaka 3 ne 5 abaalondeddwa

Omukyala kiggala gwe baasanze n'abaana
Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala, Luke Owoyesigyire, asabye abamumanyi okuyambako babazze mu ffamire yaabwe.