Amawulire

Aba Uganda Human Rights Commission basomesezza abantu mu mwoleso e Lugogo

Akulira akakiiko k'eddembe ly'obuntu Mariam Wangandya ne ttiimu ye okubadde ne Kamiisona Shifra Lukwago nabo tebalutumidde mwana mu kwolesa n'okumanyisa abantu obuweereza bwabwe. 

Kominsona Shifra Lukwago n'abakungu abalala okuva mu kakiiko k'eddembe ly'obuntu nga bali mu mwoleso e Lugogo
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision
Bya Innocent Ssenfuma 
 
Akulira akakiiko k'eddembe ly'obuntu Mariam Wangandya ne ttiimu ye okubadde ne Kamiisona Shifra Lukwago nabo tebalutumidde mwana mu kwolesa n'okumanyisa abantu obuweereza bwabwe.
Kominsona Shifra Lukwago n'abakungu abalala okuva mu kakiiko k'eddembe ly'obuntu nga bali mu mwoleso e Lugogo

Kominsona Shifra Lukwago n'abakungu abalala okuva mu kakiiko k'eddembe ly'obuntu nga bali mu mwoleso e Lugogo

Kino bakikoze bwe batadde omudaala gwabwe mu mwoleso gwa UMA show ground e Lugogo gye basisinkanidde abantu ab'enjawulo ne bongera okubannyonnyola bye bakola n'engeri gye basobola okubatuukako mu kaweefube w'okugaziya empeereza yaabwe

Tags: