Ab'enju y'omugenzi Rajiv Ruparelia bakedde ku Funeral Home e Bukoto okukwasibwa omulambo gw'omugenzi
May 06, 2025
Enkya ya leero abenganda z'omugenzi Rajiv Ruparelia bakedde ku Uganda funeral serices e Bukoto okukuba eriiso evanyuma ku mubiri gw'omugenzi Rajiv.

NewVision Reporter
@NewVision
Enkya ya leero abenganda z'omugenzi Rajiv Ruparelia bakedde ku Uganda funeral serices e Bukoto okukuba eriiso evanyuma ku mubiri gw'omugenzi Rajiv.
Aba Famire ya Rajiv oluvannyuma lw'okukwasibwa omulambo
Bano ababdde bakulembeddwa Sanjeev bazze n'ebintu ebyenjawulo ebibadde mu mannya g'omugenzi era basoose mu kasenge omubiri gw'omugenzi gyegubadde gukuumibwa okugwambaza.
Aba Famire ya Sudhir nga bamukwasizza omulambo
oluvannyuma bagufulumizza ne ggussibwa mu mmotoka ezibaddeko ebifaananyi by'omugenzi ne bagwolekeza e kololo mu maka Kitaawe Sudhir Ruparelia gyegugenda okuva gutwalibwe e Lugogo gwokebwe
No Comment