Ekibadde ku Vision Group ng'abakozi boolekera okulamaga e Namugongo

ABAKOZI Vision group beetabye mu Kulamaga ku kiggwa kya bajulizi ba Uganda e Namugongo.

Ekibadde ku Vision Group ng'abakozi boolekera okulamaga e Namugongo
By Paul Galiwango
Journalists @New Vision
#Ebifaananyi

ABAKOZI ba kkampuni ya Vision group nga bakulembeddwa agikulira Don Wanyama wamu n'omukung’aanya w'olupapula lwa Bukedde Micheal M Sssebowa, beetabye mu Kulamaga ku kiggwa kya bajulizi ba Uganda e Namugongo.

Akulira kampuni ya Vision group ow'okubiri ku ddyo nga akulembeddemu abalamazi okuva ku Vision Group.

Akulira kampuni ya Vision group ow'okubiri ku ddyo nga akulembeddemu abalamazi okuva ku Vision Group.

Tukuleetedde ebifaananyi 4 bwe babadde mu kujjukira abajulizi engeri gye baakunguzibwa nga batwalibwa okuttibwa e Namugongo.

Abakozi nga batambula.

Abakozi nga batambula.