Emikolo gya Bulungibwansi mu Buganda gigenda mu maaso wano ku Mbuga ye Ggombolola ya Ssaabawaali Gombe.

Bulungibwansi mu Buganda
Emikolo gino gitegekeddwa e Ssaza lye Kyaddondo eryasinga mu gavumenti ez'ebitundu Balindirira Katikkiro wa Buganda..

Bulungibwansi mu Buganda
Mikolo gya Bulungibwansi mu Buganda giri ki Ggombolola ya Ssaabawali Gombe mu Ssaza lye Kyaddondo.

Abantu nga ba Kabaka nga bali mu bulungibwansi
Katikkiro wa Buganda Charles Peter yagikulembedemu ng'omugenyi omukulu