Ebyemizannyo

'Man City ebonerezebwe'

EYALIKO ssita wa ManU, Paul Pogba yeegasse ku bawagira okubonereza Man City olw'emisango gy'obulyake n'agamba nti basookere ku kugiggyako bikopo bibiri (2) ebya Premier.

Pogba
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

EYALIKO ssita wa ManU, Paul Pogba yeegasse ku bawagira okubonereza Man City olw'emisango gy'obulyake n'agamba nti basookere ku kugiggyako bikopo bibiri (2) ebya Premier.
Pogba 32, talin ttiimu oluvannyuma lwa Monaco eya Bufalansa okumuta ng'alemeddwa okusitula omutindo, kyokka agamba nti Man City terina kuttirwa ku liiso ku misango gy'obutabeera nneesimbu mu mupiira.

Man City bw'eggyibwako ebikopo bya 2013/14 ne 2017/18, biweebwa ManU olwo Pogba naye abeera yawangulako Premier

Tags: