Jjajja w'Abaana : Ekifumufumu kikkakkanya ekigalanga
Jun 01, 2023
Asumani Malinzi ow’e Kamugoya mu ggombolola y’e Kagulu e Buyende, mu Busoga agamba nti, emirandira egy’ekifumufumu n’egy’akabiriizi akatono, n’emirandiraegy’ekirama, ebibajjo eby’akakwansokwanso, tebiraba ku kigalanga.

NewVision Reporter
@NewVision
EKIGALANGA kirwadde ekitambula mu lubuto era mu bakyala kibalemesa okuzaala
wadde abamu bwe bakifuna kibalowoozesa nti, bali lubuto wabula kino kiruma.
Asumani Malinzi ow’e Kamugoya mu ggombolola y’e Kagulu e Buyende, mu Busoga agamba nti, emirandira egy’ekifumufumu n’egy’akabiriizi akatono, n’emirandira
egy’ekirama, ebibajjo eby’akakwansokwanso, tebiraba ku kigalanga.
Okukukolera obulungi, Malinzi agamba nti, onoga ebikolo ebyo n’obifumbira wamu
okufunamu ekikolo kimu ky’onywaako akatundu ka tampeko emirundi esatu olunaku, era
bw’okanya okufumba n’okunywa, obulumi bugenda bwesala, era bw’onyiikira
ekigalanga oba okigobye.
No Comment