Nakibinge okwogera bino abadde mu maka g'e Kibuli bw’abadde asiibulula Abasiraamu. Omukolo gwettabiddwaako Supreme Mufti Kibaate, Loodi Mmeeya Lukwago, omumyuka wa Katikkiro wa Buganda asooka Twaha Kawaase n'balala.

Kasim Nakibinge ng'ayogera ne Ssebagala.jpg

Omulangira Jjajja Kasim Nakibinga mu kkooti ya bulakang'ayogera n'abamu ku basiiramu abaasaalidde Idd
Nakibinge yasabye abantu okwongera okukuuma amateeka ga Covid 19 era n’abakulisa okutuuka ku Idd -el- Fitri.