"Bali mu motoka ffe tuli kubigere, tulinze ssente zaffe ziwere" byebimu kubigambo ebiri mu luyimba lino".
Kati woosemera bino Alexander Bagonza amanyidwa nga Apass yeeyiyeemu enzirusi ekika kya Benz.
Benz eno kigambibwa nti yagiguze ku munnabitone ate omutegesi w'ebivvulu amanyidwa nga Steve Jean.
Apass abadde avuga emmotoka ekika kya Pajero-Mitsubishi era kigambibwa nti eno yagiwade mwannyina gwe bayita Maureen.