Sipiika w'e Kalungu alaze ebibala bya situlago
Jan 17, 2022
SIPIIKA wa disitulikiti y'e Kalungu mu ssaza lya Kabaka ery'e Buddu, Allen Lwanga wadde ng'ennaku zino alabika ng'alabikira mu kiti ky'abooya obuyembe obuti naye atambuza mmaanyi okukakasa bakiise banne nti akyasobolera ddala okubakubiriza nga bateesa.

NewVision Reporter
@NewVision
Ono kamera ya Kasalabecca emukwatirizza ku kitebe kya disitulikiti e Kaasabbaale mu Kalungu Town Council gy'abadde agenze ku mirimo gy'abalonzi.
Muky Lwanga y'akiikirira abalonzi b'eggombolola y'e Bukulula ng'omukiise omukyala ku tikiti ya NUP ng'eno abakiise gye bamugonnomolerako Obwasipiika.
Ka tumwongere essaala obuyembe abumaleko bulungi.
Sipiika alaga akyamalako
Wano ng'atambula
Related Articles
No Comment