Angellah Katatumba ategeezezza nti bannamawulire okumuggyako yintaaviyu balina kusooka kumusasula
Nov 27, 2024
OMUYIMBI Angella Katatumba, ava mu ffamire erinamu ku ttooke naye akasente ka bannamawulire, akaagalako.

NewVision Reporter
@NewVision
OMUYIMBI Angella Katatumba, ava mu ffamire erinamu ku ttooke naye akasente ka bannamawulire, akaagalako.
Angellah Katatumba lwe yaliko ku yintaaviyu ey'omuntu w'abantu. Kati kino ayagala bamusasule ssente esangi zino.
Ono yatadde obubaka ku mikutu gya yintaneenti nti bannamawulire okwogerako naye, olina kusooka kumusasula, naye asobole okugatta obulamu.
Oba akoppye; Ann Kansiime, Jeff Kiwa ne Mad Tiger, abaayogera ku kintu kye kimu eky’okusasuza bannamawulire okwogerako nabo. Katatumba, talinaayo ‘hit’ mwaka guno.
Related Articles
No Comment