Ray G asabye basondere Chamilli akawumbi ka ssente
Apr 08, 2025
Omuyimbi Ray G ng’asinziira Mbarara, ayagala Bannayuganda basondere Jose Chameleone akawumbi ka ssente.

NewVision Reporter
@NewVision
Omuyimbi Ray G ng’asinziira Mbarara, ayagala Bannayuganda basondere Jose Chameleone akawumbi ka ssente.
Agamba nti Chamilli awaniridde bendera ya Uganda mu by’okuyimba era abadde ku siteegi ez’amaanyi n’ayitimusa myuziki wa Uganda okutuuka ku ddaala kw’ali kati.
Chamilli asuubirwa okudda ku butaka okuva mu Amerika gye yagenda okujjanjabwa, Ray G agamba nti bandimusondedde akawumbi ka ssente ne bakamuwa ng’ekirabo.
Related Articles
No Comment