Joshua Baraka ne Etania bajaguzza emyaka 3 mu mukwano

Apr 23, 2025

Baraka yawadde munne ebirabo ne batimba n’ebimuli mu kisenge mwe baabadde.

NewVision Reporter
@NewVision

Joshua Baraka ne muninkini we Etania bajaguzza emyaka esatu mu mukwano. 

Baraka yawadde munne ebirabo ne batimba n’ebimuli mu kisenge mwe baabadde. 

Ababiri bano omukwano gwabwe gusukka ku by’okweyagala era beewagira anti Etania akola obwa MC mu bbaala buli w’abeera afuba okulaba nti, bakuba ennyimba z’omuntu we.

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});