Ruth Kalibbala e Bungereza tewannamuyisa bubi

Ruth Kalibbala yagenda e Bungereza gye buvudeko ku kivvulu ekimu era tannadda era abamumanyi bagamba nti tannalaga kabonero konna kakomawo ku butaka.

Ruth Kalibbala e Bungereza tewannamuyisa bubi
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Kalibbala #Ruth #Butaka #Kivvulu #Kimu

Ruth Kalibbala yagenda e Bungereza gye buvudeko ku kivvulu ekimu era tannadda era abamumanyi bagamba nti tannalaga kabonero konna kakomawo ku butaka.

Okusinziira ku bifaananyi by’ateeka ku mutimbagano, obulamu tebunnamutambulira bubi era gye buvuddeko yagenze n’alaba omupiira gwa Liverpool ne yeekubya ekifaananyi n’akissa ku mutimbagano. 

Abamu baabitebezza nti taba ng’atandise okubaza w’atandikira obulamu eyo.