Kasalabecca

OMUYIMBI Juliana Kanyomoozi yalabiseeko mu misinde e Kololo n’ayogeza abantu obwama

OMUYIMBI Juliana Kanyomozi yalabiseeko mu misinde e Kololo n’ayogeza abantu obwama.

Juliana Kanyomozi
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

OMUYIMBI Juliana Kanyomoozi yalabiseeko mu misinde e Kololo n’ayogeza abantu obwama.
Gyabadde misinde gy’amazaalibwa ga Gen. Muhoozi egyabaddewo ku Ssande era Gen.
Muhoozi agamba nti baagikung’aanyizzaamu akawumbi ka ssente. Juliana, y’omu ku baagidduse era abaabaddeyo ne bamusaba ‘selfie’ anti munnange y’omu ku bayimbi bannantalabikalabika