Kasalabecca

Don Zella akomyewo ku butaka

NNAALONGO Don Zella mutaka mu Uganda era mbu atandise okumansa ku za Trump (doola). Don Zella yalabiddwaako mu bbaala emu e Bukoto ewaabadde wategekeddwa omuyimbi Jose Chameleone. Don Zella bakira atambula

Don Zella
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

NNAALONGO Don Zella mutaka mu Uganda era mbu atandise okumansa ku za Trump (doola). Don Zella yalabiddwaako mu bbaala emu e Bukoto ewaabadde wategekeddwa omuyimbi Jose Chameleone. Don Zella bakira atambula
ne bawolole era abamu ne bagamba nti ayinza obutaddayo mangu mu America gy’abeera anti kati ssente azikoze ne ziwera era azeewulira ng’ayagala azisaasaanyizeeko mu Uganda. Yazimba ennyumba e Busaabala kw’okomya amaaso.