Kasalabecca

Weasel yeesunga kubeera jjajja essaawa yonna........

WEASEL essaaawa yonna afuuka jjajja anti mutabani we omukulu, Malcom Mayanja ne mukyala we, basuubira ezadde. 

Weasel yeesunga kubeera jjajja essaawa yonna........
By: Musa Ssemwanga, Journalist @New Vision

WEASEL essaaawa yonna afuuka jjajja anti mutabani we omukulu, Malcom Mayanja ne mukyala we, basuubira ezadde. 

Malcom, yatwala kitone kya kitaawe eky’okuyimba era ebiseera ebisinga abimala ku sityudiyo ya Pallaso (taata we omuto) e Makindye ng’agogola maloboozi wadde nga by’ayimba tebinnammuka bulungi.

Tags:
Weasel
Kitiibwa
Jajja
Kwesunga