TWASAZEEWO nze ne munnange ono ansula ku mutima, tufulume mu sauna olw’ono eyatuyingiridde n’asazaamu essanyulyafffe. Nga tufulumye wabweru, nnatabudde kacaayi era ne nfuna n’ebinyeebwa ebisiike bye bagabula mu sauna, ne mpa munnange agira anywako.
Nange nneeteereddemu, olwo ne tukkalira ne tunywa kacaayi ne katubukala. Nga kacaayi kaweddemu, namusabye tuyingireko mu ‘steam’ era teyanjeemedde. Twesozze ‘steam’ kyokka amazima yo tefaanana mu sauna. Eno wabaayo omukka ogwokya era guba gujjudde buli wamu. Ekirala, wabaayo akazikiza kale kizibu okulaba ekigenda mu maaso.
Twatudde nga tuliraanaganye kyokka twasanzeemu abantu abalala. Okulaba munno ky’akola, olina kusooka kwekaliriza nnyo kyokka oluusi bwe mubaamu abaagalana omukwano be gusaanudde, owulira maloboozi! Nga tuteredde bubya, munnange yansabye andereko. Sandra waabwe nnatandikiddewo okukuba obufaananyi nga bwe
mbwoza nga bwe hhamba nti, leero kijja kuggwa! Nasembedde n’andera era
olw’okuba wano kumpi tewabaawo alaba munne, omusajja ankoze ebintu. Yannywegedde n’ampeeweeta nzenna nga gy’oli nti ayinza okummalawo. Kyansusseeko nange ne mmukola byonna bulijjo bye nneegomb okumukola era gye byaggweeredde nga njoya kunkalakata.
Nalabye embeera esusse obw’omulamuzi, kwe kusaba munnange tugende tusabe batufunire we tusobola okuwummulirako. Baatuwadde ‘room’ gye twesozze nga buli omu yeesunga okuwulira munne obuka. Bajjajja baalugera nti, totta kibe nga tekinnakenena ndusu, naye amazima munnange ono yandaze nti, ddala musajja bano abatapakukira bintu.
Aba kuba abalala bano abatafa ku ssanyu lya bannaabwe, amazima yandibadde yankavvudde dda. Naye yannyongedde obudde n’annoonya nzenna okuva ku kagere okutuuka mu kawompo. Kirabika yabadde ayagala atuuke okunkalakata nga ddala aseereza ligenda mugga.
Ng’akakasizza nti ddala sikyeyinza, yang’ambye mu mukwano nga bw’ampembejja nti, ‘Sweetie nsaba kunnambuza ku kagolomolo...’ Nabadde sirina bwe nnyinza kugaana era n’akkirizza ne mmugamba nti, wa ddembe okunkola kyonna ky’ayagala. Nga ffenna ebirowoozo biri ku kwekavvula, muka munnange gye yavudde atugweko nga tuli bute, tewali yategeddeyo! Amazima obwongo bwonna twabadde tubumalidde ku ‘Nfigiko’ era tetwasibyewo. Twawulidde muntu kubandula luggi. Yatutuuseeko nga yenna aweevuuma, ng’obusungu bw’alina bukirako obw’enswera enkubeko. Yasookedde ku nze n’annangira obwamalaaya bwe nzunza obwantutte ne ku bba. Bannange omukazi yafukumuse ebigambo ng’alinga kyalaani. Yansomedde olukunkumuli lw’abasajja
abaakang’anza, ate nempulira ng’answazizza mu maaso g’omwami waffe. Nga yenna aweekeera, yayambalidde bba nga n’amaziga bwe gamuyunguka: ‘Naye ddala DaddyJoel lwaki onswaza.Kiki ddala kyesikuwa? Kiki kyesikola, ddalakikikyesituusaAmaka gaffeogasattulula...onnanzeki? ...Wiikiejjalindiriraebyaddiridde