Bannaddiini wonna mu ggwanga bakoowodde abantu okujjumbira okubalibwa

Ng’eggwanga lyetegekera okubala okwa bonna omwezi ogujja, bannaddiini basabye abantu bonna okukakasa nti bakwenyigiramu, olwo gavumenti esobole okubateekerateekera. Bituukiddwako mu nsisinkano ab’ekitongole ky’ebibalo gyebabaddemu ne bannaddiini

Bannaddiini wonna mu ggwanga bakoowodde abantu okujjumbira okubalibwa
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision